Museveni Ayanukudde Abalamuzi

0
839

Omukulembezze we ggwanga Yoweri Kaguta Museveni akubye ebituli mu nsala yabalamuzi mu musango gw’okugya ekkomo ku myaaka gy’omukulembezze we ggwanga ogwasalibwa gyebvuddeko Museveni ngasisnziira mu nsi South Africa gyali abaze ekiwandiiko nga kyogera ku nsonga nnyingi omuli nokutegeeza nti ye yali awagira ekyemyaka omusanvu abalamuzi kyebaggyewo ye kyayise ekyobutalaba wala