Ab’e Rubirizi Amazzi Amacaafu Bagawonye

0
127

Abatuze be Mushumba mu disitulikiti y’e Rubirizi balaajana baagala gavumenti ebayambe ebafunire amazzi amayonjo mubanga agaliwo baganywa na nte. Abatuze bagamba nti bamaze ebbanga eriwera nga banywa amazzi amakyafu agava mu nnyanja nga gatandise okubalwaza endwadde eziwera.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here