Isiko Eyakwaana Omubaka Azziddwa e Luzira

0
957

Eby’omuvubuka avunaanibwa ogw’okukozesa obubi ebyuma bikalimagezi bibi,okujulirakwe kwongezedwayo okutuuka nga 3 omwezi ogya,oba ddala akirizibwa okuwoza nga ava ebweru. Isiko Brian agambibwa okuwereza omubaka omukyala omubaka obwo’mukwano ,nokumulaga obutambi bwaberigomba nga bwamukwana. Ebitongole ebilwanirira eddembe lya basajja,ababaka,abenganda nabemikwano bakakasa nti talina musango era bakukola ekisoboka ,okulaba nga Isiko ateebwa .