Akaveera Kamalawo Obutonde, NBS ne Banywanyi Babaagaliza Birungi

0
846

NBS TV ng’ekolaganira wamu n’ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde ki NEMA wamu ne kampuni ya VIVO energy batongozza kaweefube ow’awamu okulwanyisa okukozesa obuveera mu ggwanga. Kaweefube ono agenderedddwamu okumalawo obuveera n’okukomya okubukozesa olw’obulabe bwebulina eri obulamu eri obutonde naddala okwonoona ettaka.