Museveni Alabudde ku Kwejjanjaba

0
206

President Museveni alabudde Bannayuganda okukomya enkola y’okwejjanjaba bokka nga tebalabye basawo kuba bamira eddagala eccamu n’ebipimo ebifu ekiviirako abamu okufa. Museveni asinzidde lutikko y’abatukuvu bonna e Nakasero mu kusabira omwoyo gw’omugenzi Yona Wapahabulo mukama gweyajjuludde mu bulamu ku myaka 46.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here