Katikkiro Awabudde ku Kutulugunya Abasibe

0
783
Katikiro wa Buganda Peter Mayiga agambye nti eky’okukuba ababaka ba paalamenti kyabadde tekyetaagisa kuba baabadde bamaze okukwatibwa. Katikkiro asinzidde mu kibuga Mityana, ekikiikirwa Zzaake Butebo eyakubirwa mu Arua n’agamba nti omuntu yenna bwaba amenye mateeka, ssi kikyamu okumukwata naye ate ssi kyabuntu okumegga ate n’oluma.

More News