Besigye Ayogedde ku Byali e Arua

0
913

Ekibiina kya FDC kigamba nti kikoze okunonyereza kwakyo nebazuula nga mutabani w’omukulembeeze w’egwanga Maj Gen Muhoozi Kainerugaba yeyabadde emabega w’ebikolwa eby’okukuba ababaka mu Arua era nga yeavuddeko n’okufa kweyabadde Dereva w’omubaka Robert Kyagulanyi Sentamu, ngono ye Mugenzi Yasin Kawuma.