Yogaayoga Ayi Ssaabasajja

0
857

Lutikko ya St Paul ku kasozi Namirembe leero etegese okusaba okwenjawulo kwokwebaza olwa Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II okuweza emyaka 25 ku Nnamulondo ya Bajjajaabe ate nokujukira nga bwejiweze emyaka 19 bukya ayingira obufumbo obutukuvu ne Maama wa Buganda Sylvia Nagginda.