Mbu Gavumenti yawa Abalimi Ba Kasoli Ensimbi Dda

0
829

Ministry ye byobusuubuzi n’amakolerelo etubidde n’ensimbi ezassibwawo okuwa abasuubuzi ba kasooli okumugula ku balimi bakendeeze entuumu ezinaatera okuwumbira mu byagi. Okusinziira ku nteekateeka eyakolebwa mu kugaba ensimbi zino, abasuubuzi baalina okugula ku balimi buli kiro ya kasooli ku siringi 500 bawone okufiirwa.