Abasumba Basattira Lwa Kivvulu kya Nyege Nyege

0
927

Banaddini e Jinja batiisa tisiza okukunga abagoberezi babwe okwekalakaasa lwa gavumenti kukiriza kivvulu kya Nyege nyege Bano nga abasinga basumba babalokole e Jinja ne Njeru abegattira mu kibiina kya Jinja Christian leaders Fellowship bawadde ensonga eziwerako ng’esinga zekuusa ku buseegu ze bagamba nti gavt yandizitunulidde n’egaana ekivvulu kino.