Bannakyewa Bali mu Kattu

0
816

Ebibiina byobwanakyewa bikiikidde gavumenti yakuno ensingo olwokubiremesa okuweereza Bannayuganda nga ssemateeka bwagamba. Bannakyewa era balumiriza Gavumenti okubisibako agembuzi nti bye bivujjirira abeekalakaasi ensimbi n’ekigendererwa ekyokugivunika.