Pulezidenti W'ekibiina Ekitwala Ebikonde mu Africa Houcine Houichi Atuuse mu Ggwanga

0
967

Pulezidenti w’ekibiina ekitwala ebikonde ku ssemazinga wa Africa Houcine Houichi olwalero lwatuuse mu ggwanga okwetaba mu lukungaana lw’okutema empenda ku ngeri ezirina okukozesebwa okukulakulanya ebikonde ku ssemazinga ono.