Ababaka Bakungubagidde Kirumira

0
196

Paalamenti ekungubagidde eyali omudumizi wa poliisi mu disitulikiti y’e Buyende Muhammad Kirumira eyakubiddwa amasasi mu bukambwe obwekitalo, ku lw’omukaaga lwa wiiki ewedde. Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga agambye nti Kirumira abadde musajja ayogera amazima, ayagala ensi ye era ateerya ntama bwaba alemedde ku nsonga.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here