Amayumba Zeekoleza Zokka e Kayunga

0
751

Abatuuze kukyalo Kyato B mu gombolola ye Kayonzae Kayunga woowulirira bino ng’ebisenge byabwe baabizza ku mbalaza za nnyumba nga batya okuggyira okwokyebwa omuliro ogwekoleeza gwokka. Ennyuma eziwera 20 okuva kubyalo bibiri zeezakajja ne zisaanawo emisana ttuku nga tewali azookyezza, ekitiisiza ennyo abatuuze nga bagamba nti bandiba nga baalumbibwa ebyokoola. Bano kati bagaala omuntu yenna asobola okubayamba