Siriimu Esimbye Buto Amakanda

0
747

Mubyobulamu abaana abazalibwa nakawuka akaleeta mnukenenya bolekedde obuzibu obutagambika oluvanyuma lwa alipoota envayuma okulaga nti abaana ebitundu 40% akawuka kebalina tekakyagondera dagala. Alipota eno efulumizidwa ekitongole ekinonyereza kundwadde enkakali ekya Uganda virus research institute.