Mulago W'abakazi Ekwasiddwa Gavumenti

0
842

Abazimba edwalilo lyabakyala e mulago olunaku lwaleero lwebakwasiza gavumenti ya uiganda edwalilo liino mubutongole nesuubi nti lyakujuna abakyala ababade batawanyizibwa endwadde nabandi nebatuuka okuffa mukimugunyu. Nga tebanaba kuwaayo dwalilo liino, basoose kulilambuuza ba minisita nga bakulemebdwa sabaminisita dr Ruhakana Rugunda.