Omuzungu Afiridde mu Loogi

0
196

Omuyizi munnansi w’America atemera mu gy’obukulu 21 asangiddwa nga afiiridde mu kisulo ku kkuumiro ly’ebisolo erya Uganda Wild Life education Centre Entebbe. Omuyizi ono ategerekese nga Lakin James asangiddwa nga alengejjera mu dirisa ly’ekisulo nga alina ekigoye mu nsingo nga kiteberezebwa nti yeetuze.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here