Ababaka Baanukudde Bulaaya Kubya Bobi Wine

0
840

babaka ba paalamenti bawadde endowooza zaabwe ku kiwandiiko ekifulumiziddwa Parliamenti y’omukago gw’amawanga ga Bulaya ne bawa Gavt amagezi okussa mu nkola amawanga gano kyegasabye kuba geegayamba Uganda.
Bano bagambye nti gavumenti erina okutekayo omutima okwewala ebiyinza okudiriira.