Gavumenti ya Uganda Eyanukudde Bulaaya Kubya Bobi Wine

0
747

Gavumenti ya Uganda eyanukudde paalimenti y’omukago gwa bulaaya era ku nsonga zentambula y’emrimu mu Uganda nesaba ababaka ba bulaaya okukomya okusenseza ennyindo zaabwe mu nsonga za Uganda kubanga Uganda nsi eyeefuga era eyeetongodde Paalimenti ya bulaaya wiiki ewedde yaliko ensonga zeyasemba zikolebwemu Uganda omwali nokulaba nga omubaka Robert Kyagulanyi aggyibwako emisango gyonna egimuvunaanibwa