Embooko Enyoose e Kasanganti, Bobi Wine Akomwewo

0
356

Abakuuma dembe okuva mubitongole bwa government ebyenjawulo basiibye balawuna akabuga ke Kasangati mu Wakiso ewasangibwa amaka g’omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi okwewala akajagalalo okuva mu Bantu ababadde bamulindiridde ku makubo. Wabula oluvanyuma lw’okubuzaabuzibwa wa gyabadde atwaliddwa okuva entebe mu luseregende lw’emotoka olumuleese obuweewo, abantuuze bakunganidde ku poliisi ye Kasangati webabadde bamusuubira okubeera era okubajja wano, babagyewo na migobante. Kayonga Paul, abaddeyo

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here