Musisi ne Kamya Badde mu Kyalo?

0
737

Nate okusika omuguwa kutandise okulengerwa mu kitongole ekifuga Kampala ekya KCCA oluvannyuma lwa loodi mmeeya erias Lukwago okuttukiza kaweefube we owokulagira gavumenti eggyewo ofiisi ya Minisitule ya Kampala mu kiseera kino ekulemberwa Beti Kamya ngagamba eno terina mulimu. Lukwago talumbye ofiisi ya Kamya yokka wabula ayagala ne ofiisi ya Nankulu wa Kampala nayo eggyibwewo olwo kampala asigaze omuteesiteesi omukulu yekka oba muyite Town Clerk