Abatuuze Balaajana Lwa Kubagoba Ku Ttaka

0
725

Abatuuze abasoba mu 60 ku kyalo Sitabaale mu Ggombolola ye Busukuma, Wakiso bakyasobeddwa eka ne mukibira nga kati bagenda kuweza mwezi nga basula bweru oluvannyuma lw’amayumba gab+we okumenenyebwa. Abatuuze bano okuli abakulu n’abato bagamba nti tebalina waakudda.