Ezaava mu Misinde gya Kabaka Zikwasiddwa Aba Nalubiri

0
869

Okusinziira ku basawo abantu abali eyo mu bukadde mukaaga mu ggwanga bebalina ekirwadde kya Nnalubiri oba kiyite sickle cells ekyongedde okwegiriisa mu ggwanga. Abaana abawera emitwalo ebiri bebazalibwa buli mwaka nekirwadde kino nga kumpi 80% bafa nga tebanaweza myaka etaano.