Poliisi Enoonyereza ku Baalumba Omusumba Mulinde

0
878

Poliisi eri mu kunoonyereza ku batamanyangamba abaalumbye omusumba w’abalokole Umar Mulinde mu maka ge e Kisubi nebaagala okumukolako obulumbaganyi. Omusumba Mulinde ono kinajjukirwa nti yalumbibwako abantu abamu nebamuyiira asidi nga negyebuli eno anyiga biwundu.