Ab’e Katabi bakedde kucankalana

0
55

Abatuuze mu ggombolola 5 okuli Kochi, Romogi, Kululu, Odravu ne Ariwa mu disitulikiti y’e Yumbe bakiikidde gavumenti ensingo nga bawakanya ensonga gyeyabanjulira gyebuvuddeko ey’okutwala ettaka lyabwe ku liizi. Ettaka eryogerwako liweza yiika 2000 nga lino lyawebwayo bannyini lyo eri gavumenti okusobola okusenzaako ababundabunda okuva mu South Sudan.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here