Ebikujjuko by’ameefuga aga 56

0
82

Bannayuganda bakedde kweyiwa mu distulicti empya e Kyotera okujaguza emyaka 56 bukya Uganda efuna obwetwaze. Eno president Museveni abadde omugenyi omukulu gyasinzidde n’ategeeza eggwanga Uganda weetuuse mu nkulaakulana kyokka ne yennyamiramu olw’obulimi okulemwa okutambula nga kye kimu ku bikylemesa enkulaakulana. Museveni era alabudde abamenyi b’amateeka naddala abatemu n’abanyazi baagambye nti Gavumenti ye tegenda kutunula butunuzi nga batangula eggwanga.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here