Eyayiga okuvulumula anoonya mulimu

0
55

Wadde nga gavmenti efuba okutendeka abavubuka okukola emirimu gy’omumutwe okusobola okweyimirizaawo, naye ebbula lye mirimu kikyali kizibu kinene ddala. Remmy Ssenyonjo wa myaka 24, alabiseeko ku mikutu ji mugattabantu nga yetaddeko ekipande nga anoonya emirimu gyobwa dereeva. Omuvubuka ono tumutukiridde okubanya obulamu bwayitamu era nalutuviira kuntono.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here