Okuliyirira Abasuubuzi b'e South Sudan Abafiirwa Emaali

0
833

Abasubuuzi abakakalabiza egyabwe mu South Sudan nga bano bebafiirwa emaali yaabwe mu lutalo olw’omunda munsi eno, batabukidde ba Minisita ko nebanabyabufuzi bebagamba nti bano bebakyasinze okubafukira ekizibu, nga balemesa enteekateeka ezokubaliyirira olw’emmaali yabwe gyebafiirwa.