Poliisi Egenda Kutereeza Takisi

0
767

Enteekateeka za police okutereeza omulimu gwa Taxi zandigwa obutaka ,oluvanyuma lwabagoba ba takisi abamu okuvaayo nebazikubamu ebituli nti police ebigendererwa byayo bilala. Kino kidiridde police okuvayo nentekateeka namutayika ,okuwandiisa ba dereva ba Taxi era ga bakuwebwa endaga muntu ezenjawulo okwo saako ,okukendeeza kungendo nendala nyinji ,nga kigenderereddwamu okulwayisa obubenjje.