Ekizikiza Kiyimba Abazigu e Kimaanya, Masaka

0
781

Wabaluseewo okutya mu batuuze b’oku kyalo Kimaanya B mu division ya Kimaanya Kyabakuza mu munisipaali y’e Masaka oluvannyuma lw’okuddamu okulaba abantu abakaalakaala n’emmundu ekiro. Abatuuze bagamba abantu abatambula n’emmundu babeera bali mu ngoye eza bulijjo, ekyongedde okutya mu batuuze ye police okukabatema nti abagambiwa okutambula n’emmundu si babyakwerinda.