Abatuuze Bayomba lwa Nguudo Mbi

0
823

Abatuuze ku kyalo Walusubi e kisangibwa mu district ye Mukono leero basazewo okwekalakasa okulaga obutali bumativu eri abakulira district eno obutabakolera makubo gabwe era bano balizibye nga buli muntu ayitawo amala kubasasula bo nebasalawo okuyekolera.