Eyali Omupoliisi Abadde mu Kakiiko K'ettaka

0
781

Akakiiko akanoonyereza ku mivuyo gyettaka ne leero kongedde okuwulira obujulizi nokwemulugunya ku ttaka lye Nama mu disitulikiti y’e Mukono abatuuze gyebalumiriza minisita Kibuule okubagobaganya ku ttaka ngayita mu muntu omulala Ku luno akakiiko kagasimbaganye neyali omuserikale wa poliisi Munalwa Fredrick agambibwa nti yeeyasooka okukozesebw amu kugoba abantu bano kyokka n’awummula poliisi nga kati gubasaza mu kabu ne Dick Banoba agambibwa nti yaakolera minisita Kibuule.