Eyawaabira Kabaka Bamumezze Nate

0
773

Kkkoti enkulu egobye omusango omukulu male Mabirizi gweyawaabira ngavunaana Kabaka olwokuwandiisa abasenze ku ttaka lye n’okubaggyako ssente ,kkooti ngegamba kkooti ejulirwamu yasala negamba nti omusango guno gwali gwawaabirwa mu bukyamu. Omulamuzi wa kkooti enkulu Peter adonyo mu nsala ye ategeezezza nti kkooti ye tekyalina buyinza kuwuliriza musango kubanga kkooti esingako yali yagugoba