Ab'e Luweero Nabo Basattira Olw'ebibaluwa

0
838

Abakulira ebyokwerinda, abakulembeze b’okuntiko, abasubuuzi abatikilivu n’abatuuze mu distulikiti ye Luweero basattira oluvanyuma lwamanya gaabwe okulabikira ku lukalala lwekibaluwa ki Kiro kitwala omunaku ekyasuliddwa mu Kibuga kye Luweero olunaku lwe ggulo nga kibasuubiza okubatuusaako obulabe Olukalala luno olwabantu 24 lulesse bangi mukutya nga tebamaanyi kiddako.