Abaakoleranga Crane Bank Basibidde wa Sipiika

0
738

Abakozi abagobwa mu bank ya DFCU olunaku lwaleero bazambalide kumugongo okusisinkana sipika wa palamenti Rebecca Kadaga ku kyebayise obutali bwenkyanya. Abali abakozi abasoba mu 400 Nga bakulembedwa abakulemebeze baabwe baze nemunamateeka waabwe Isaac semakade okulaga obutali bumativu nokukowola palamenti okubakwatirako.