Ssente Z’ekisaawe kya Akii Bua Zaabula

0
773

Ensonga zekisaawe kya Akii Bua zongedde okulanda oluvannyuma lwa gavt okukizuula nti ssente ezisoba mu bukaddde 600 ezaali ezokuddaabiriza ekisaawe kino okubulankanyizibwa era abakulu nebaziwema paalimenti ekizudde nti abakungu ba gavt ya baalya ssente zino nga kino kikosezza nnyo ebyemizannyo mu bitundu by’e Arua.