Abakulembeze B’e Busoga Basisinkanye

0
704

Sipiika wa Paalamenti Rebecca Kadaga asabye abakulenbeze nga bwebava e Busoga bonna okukomya entalo bakolerere oBusoga nga bakyali mu bifo byebalimu ebyobukulembeze. Kadaga nga yabadde omugenyi omukulu mu nsisinkano yabakulembeze be Busoga bonna agambye nti kikyamu okulaba nti mukifo ekyokukolera Busoga ngabakulembeze ate bazze mu ntalo ezitayamba ekintu ekiretedde abasoga okufirwa.