Ab'e Kalangala Kati Baaka

0
798

Abatuuze abakunukiliza 90,000 mu gombolola ye Kalagala mu district ye Luweero bajaganya nga akimezezza okwenjala, oluvanyuma lwa gavumenti okubasembereza amasanyalaze, amazzi age’midumu wamu nokudabiliza enguudo ezibadde tezikyayitikamu. Bano bagamba nti kati kebafunye bino, tebakyalina kibaleeta Kampala.