Aba Muntu Babaga Ssematteka Waabwe

0
869

Ssentebe w’ekisinde kya New formation, Major Gen. Mugisha Muntu akubye ebituli mu Ssemateeka w’ebibiina byebyobufuzi ebibaddewo mugwanga nga agamba nti abadde akolebwa bannakigwanyizi abayegaliza bokka. Ono agambye nti ekisinde kya New formation kyakulembera kigenda kuleeta ssemateeka agenda okwanamiriza ensi era agenda okubeeera ekyokulabirako eri buli kibiina kyabyabufuzi .