Namukadde Bamutemyetemye Bubi

0
68

Omusomesa eyawumula ate nga yabadde akulira banka emu eyobwegassi mu Kibuga Semuto nga atemera mu gyobukulu 85 nga mutuuze mu district ye Nakaseke alumbiddwa abatamanya ngamba mukiro ekikeseeza olwaalero nebamutematema ebiso okutuusa lwafudde. Abazigu bano tebakomye okwo, nemukyale we bamuleseeko kikuba mukona era nga wetwogelera ali muddwaliro apooca ekintu ekisatizza abatuuze kwosa nabakulira ebyokwerinda.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here