Ochola Musajja wa Kukola

0
142

Ssabadumizi wa Poliisi muggwanga Martin Okoth Ochola olwaleero alumazeeko ngatalaga lugazi mukawefube wokutereeza empereza mu Poliisi. Ono abadde awerekeddwako abanene mu Poliisi abawera, asisikanye abaduumizi ba Poliisi bonna mukitundu kino saako nabaserikale abamayinja okuva mudisitulikiti omuli Kayunga, Buvuma ne Buikwe ezimanyiddwa nga ettundu tundu lya ssezibwa.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here