Yunivaasite Y’obusiraamu Esajjakudde

0
162

Yunivaasite y’obusiraamu mu Uganda eya IUIU erangiridde nti egenda kutandika okugaba diguli mu masomo ga ssaayansi naddala obwa nnaansi nobwa yinginiya ne diguli eyookusatu mu masomo agenjawulo mu kaweefube gwebaliko owokusitula ebyensoma mu ggwanga. Ekyama kino kibikkuddwa amyuka ssenkulu wa yunivaasite eno dr Ahmad Sengendo olwaleero.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here