Ababaka Baffe Tebakoze Bulungi

0
110

Paalamenti leero lwezzemu okutuula oluvannyuma lwomwezi omulamba, wabula nga Amyuka Sipiika Jacob Oulanya ategezeza ababaka nga palamenti bweyakola obubi mu mpereeza yaayo Amyuka sipiika Oulanya agamba nti kikwasa ennaku okulaba nti mu ntuula ezasooka, palamenti yayisa amabago asatu gokka ekintu ekiswaza ababaka abasasulwa omusaala gwa gavumenti.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here