Abakadde Bakwatiddwa Obuggya

0
69

Abakadde mu ggombolola y’e Kawempe bakukkulumidde pulezidenti Museveni olw’okusasaanyiza ensimbi ku bavubuka bbo n’abeerabirira ddala kyokka nga bebazze bamulonda emyaka gyonna. Bannamukadde bano kati baagala gavumenti ebazimbire enkambi nga balabirirwa eyo bawone okukakaalukanira mu byalo nga batuuse mu myaka egitawoomya ttooke.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here