Gavumenti Efulumizza Ez’okusengula Ab’e Bududa

0
148

Abatuuze b’e Bududa abaakosebwa okuyigulukuka kw’ettaka bafunye essuubi eppya oluvannyuma lwa gavt okufulumya ensimbi obuwumbi 10 bulamba, ng’omutemwa ogusooka, okusengula abantu bano. Abantu okuva mu famire 900 bebasuubirwa okuganyulwa mu nsimbi zino. Kamisoona avunaanyizibwa ku kutaasa abakoseddwa obusandali mu minisitule y’ekikula ky’abantu Martin Owor abotodde ekyama nti eggye ly’eggwanga ly’erigenda okuzimba amayumba gavt mw’egenda okusengulira ab’e Bududa.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here