Omusumba W’emasaka Munyiivu Nnyo

0
2029

Omusumba w’essaza ly’ e Masaka, John Baptist Kaggwa mwennyamivu olw’omuze gw’abakuumaddembe okutulugunya abantu nga babakwata kyagambye nti kisiga obukyayi mu bantu. Omusumba Kaggwa abadde abuulira mu mmisa ey’okukuza olunaku lw’ekifo kya Kelezia ekya Kibiri.