Aba DP Mbu Tebabakwatako?

0
1007

Bannakibiina kya DP nga bakulemberwamu pulezidenti wabwe Norbert Mao bakedde kulwanagana na Poliisi ebadde egezaako okubalemesa okugenda ku kibangirizi kya Ssemateeka okutongolezaawo kawefube wabwe agendereddwamu okulwanyisa entekateeka yokukyusa ssemateeka okugyawo ekkomo ku myaka gya pulezidenti.
Bangi ku bana DP okubadde Mao poliisi ebayodeyode nga ekitagasa nebakuba ku kabangali yaayo nebatwala nebaggalira.