Aba DP Seya Abalangidde

0
1131

Abamu ku bakulembeze mu kibiina kya DP baagala akikulembera aleke kubakooya alekulire lwa bunafu obutuuse n’okuddiriza ekibiina mu maanyi so nga kyaali kyamanyi.
Bino webijjidde ng’omukulembeze w’ekibiina Norbert Mao aliko beyayita mu kakiiko akakwasisa empisa okwewozaako olwempisa zaabwe ez’ebyobufuzi ezigenda zisiiwuuka.