Abaabbibwako Omwanana Bazinze Paalimenti

0
1148

Ababazadde abaabulwa omwana wabwe poliisi y’omu kitundu n’etabayamba, olwaleero babitaddemu engatto ne balumba paalimenti ebayambe.
Abazadde bano bagamba nti omwana wabwe Namatovu Shakira yabula ku ntandikwa y’omwezi guno, omusango baagutwalira police y’e Salaama naye na guno gujwa tebayambanga.