Abaagala Museveni Baweze

0
848

Ababaka ba palaamenti abagambibwa okukulemberamu Puloojekitit eyokukyusa mu ssemateeka ekkomo kumyaka pulezidenti kwakoma okwesimbawo giggyibwewo bategezeza nga bwebatagenda kutisibwatisibwa nakuggyibwa ku mulamwa era ensonga yaabwe yaakugguka
Ababaka bano okuli Ibrahim Abiriga owa munisipaali ye Arua ne Simeo Nsubuga owa kasanda south bagamba nti wadde bafunye okutisibwatisibwa nokuvumwa okuva ku mikutu egyenjawulo naye kini si kyakubayigula ttama